To Advertise, Call / WhatsApp +256752399999

Lyrics - Enkudi By Lil Pazo

Published: 2024-07-03T14:12:24Z -58 People Read This

Lil Pazo Enkudi Lyrics | Ugandan Music | Lil Pazo Songs

The year 2024 has been one of the best for musician Lil Pazo. His "Enkudi" song has taken him to almost all corners of Uganda entertaining music lovers. 

Today, we have compiled for you Lyrics for Enkudi song, sung by Lil Pazo


Lunabeeeeeee

Yasuze azina bwe yasuze mu magulu
Ngeno ekiwato bwe kinyumirwa omukiri
Yali yalayira obutasula mu buliri
Abaana bazina tebebaka mu buliri (Eyo Montez)

Mikono wagulu eringa overnight
Bwebaba bazina amagulu bagagalika
Indeed banyumirwa omukiri
Wow obulumi n’okunyumirwa
Wulira wulira omuziki bwegusensera

Wulira wulira obulamu bwebutambula
Wulira wulira omusuwa kumusuwa
Abaana banyumirwa omukiri

Agamba linya mpola gireke eno etambula
Owaye obadde ki ye nno ankulubula
Baby leka nkukwate ku kiwubilo
Oba kale leka nkukwate ku butuliro


Chorus

Enkudi enkudi enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi


Verse

Nazinye enkudi pakka kuwulira bubi
Ye bakikola batya bano abakiraba obubi
Abatakimanyi gano amazina gaakabi
Amazina amapya gano gate geegaliko
Kale yadde waliwo abakiraba obubi
Nze bwenkukwatako muli kabakola bubi
Naye nga yegwe wano omuzinyi owaakabi
Amanyi okuzina amazina ag’enkudi
Wamma goberera goberera goberera
Ekintu kiŋŋamba gizine enkudi
Omutima mpulira gutujja nkudi
Omutima mpulira gukoona nkudi


Chorus

Enkudi enkudi enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi


Verse

Yasuze azina bwe yasuze mu magulu
Ngeno ekiwato bwe kinyumirwa omukiri
Yali yalayira obutasula mu buliri
Abaana bazina tebebaka mu buliri
Mikono wagulu eringa overnight
Bwebaba bazina amagulu bagagalika
Indeed banyumirwa omukiri
Wow obulumi n’okunyumirwa
Wulira wulira omuziki bwegusensera

Chorus

Enkudi enkudi enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi
Gano amazina bagayita nkudi
Webaka ki nga tozinye nkudi
Ŋŋenda bulaaya kuzina nkudi
Bed space be bazina enkudi

 

Alphamatic baby Bombe
Lil Pazo lunabe nga tetulwaanye
De Chagga Chagga Chagga yo nga tetuyombye
Trixx waguan rasta


To Advertise On UOTmag.com
Email: [email protected]
Call / WhatsApp: +46734412345